诗篇 117

万国啊,你们都要赞美耶和华

Mutendereze Mukama, mmwe ensi zonna; mumugulumize, mmwe amawanga gonna. 2Kubanga okwagala kwe okutaggwaawo kungi gye tuli; n’obwesigwa bwa Mukama bwa lubeerera. Mutendereze Mukama.

已复制!
Aa