Salmos 134

Bendecid al Señor en las noches

Oluyimba nga balinnya amadaala. Mulabe, mutendereze Mukama, mmwe mwenna abaddu ba Mukama, abaweereza ekiro mu nnyumba ya Mukama. 2Mugolole emikono gyammwe mu kifo ekitukuvu, mutendereze Mukama. 3Mukama eyakola eggulu n’ensi akuwe omukisa ng’asinziira mu Sayuuni.

¡Copiado!
Aa